Yeah
TNS(TNS)yeye abo ba killer
Nsibye nkwesunga era nasuuze nkulogotana
Ne ngoye nasuuze nzambadde eh eh hey
(Nessim pan production)
Mu ndabilwamu nabadde nelabye era emirundi egyiwerako
Nga njagala okujja nga nyilila aah hmm
Amassimu nsiba ngakubira ago kumu okumu
Ekinuma n'olumu tokwata yeye bambi nkwata
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubirawo
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubirawo wo
Ondebeza nga banana mpulira sisobola kufuna akufanana ah ah
Oyagala kuseeka nga ngonze naye okufuna mu kiki ng'olaba gundenze
Kabbiri ka lili nyamba, nyamba oleete eddagala
Luno lutalo lwa Amin Dada nkyawa oleete empalana eeh
Bino by'otunula ng'obalata manyi eno omutima gwo tawanya
Tosobola kunyimbya kyandanda let me be once a dictator
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubirawo wo
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubira wo wo
Jjukira luli luli lwewagenda okukola e diaspora
Awo nabulako kata kata ne tulisizeko ka bastoler
Manager Jeff yeyataasa eyampa amaazi mu kaatasa yeye
Nambuuza lwaki okaaba omusajja omukulu tasaana kukaaba
Ekya ndi munda nga kimpika kimpaga waga nga kibulako kunjuza
Nga gutujja gubula ko ku tundula wankwata waluma silina bwekyusizo
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubira wo
Bwogenda guluma gulumira wo omutima guluma gulumira wo
Bwolwayo gukuba gukubira wo omutima gukuba gukubira wo
grenade official yoyo spider boss